Olulimi Lwetuliko kati: lg Oluganda

Olulimi
Selected Language:

Omusomesa

Ngalambikidwa n’obuvumu era n’okwagala, John Bevere muwandiisi w’ebitabo ebyetuunzi era ebyenjawulo nga Omutego gwa Sitani, Okutya Mukama, Okwekweka, era Okutwalibwa Obulamu Obutagwawo. Ebitabo bye bikyusidwa mu niimi 100, era nentekatekaze ezabuuli sabbiti ku Telefayina, ze bayita The Messenger, ziwerezebwa okwetolola ensi yonna. John mwogezi watutumu mu nkungana era nemumakanisa, obuwereza bwe bugaba bikozesebwa eri abo abagala okutegela nokutambulira ku ntekanteka za Katonda. John anyumilwa okubeera mu Colorado ne mukazi Lisa, omuwandiisi watunzi era mwogezi wamanyi, wammu batabani babwe abanna, ne mukka mwana, nabazukulu.

Laba Byosoboola Okuwanula Obubaka obuwandiike John Bevere

Obwagazi. Enkizo. Okugelagelanya. Amaanyi. Okusanyusa. Ebigambo ebyo binyonyola Lisa Bevere- omwoogezi we nsi yonna, omuwandiisi owetunzi, era akyanzibwa ku ntekateka ya Telefayina eyitibwa The Messenger, ewerezebwa mu nsi 200. M’uneyisa ye oy’obwerufu, Lisa agabana Ekigambo kya Katonda nga agatademu nebyayisemu mubulamu okuwa abantu amaanyi n’eddembe ebireta ekyukakyuka mubulamu bwabwe. Nga omulwanilizi w’edembe, akubiriza abalala okubela ekyokudamu eri bizibu by’abantu okumpi n’ewala. Anyumilwa okumala obuddebwe n’omwagarwa w’obulamu bwe, era omwami we John Bevere, n’ebatabani babwe abanna, ne mukka mwana, era nabazukulu abenjawulo.

Laba Byosoboola Okuwanula Obubaka obuwandiike Lisa Bevere