Ewakka - Ebitaabo - Omutego gwa Sitani

Omutego gwa Sitani
Omusomesa: John Bevere

Ekitabo kyo Omutego gwa Sitani kyoleka obutetego obwobulimba omulabe bwakozesa okujja abakiriza mu kwagala kwa Katonda: okusobya. Abantu abasinga basibidwa omutego guno naaye tebakitegera.

Tobuzabuzibwa! Kristo yagamba, “Tekisoboka ekisobyo okubulawo” (Lukka 17:1). Tosobola kusalawo oba ojja kusobezebwa oba nedda, naaye osobalo okusalawo engeri gy’oddamu. Bwoddamu obulungi nga osobedwa, ojja kufuka wamanyi so si mukawu. Okusalawo obulungi kyekyoka ekikusobozesa okubera ne nkolagana enungi ne Katonda.

Okuyita mu mububaka bunno, John bevere ajja kuwa amaanyi okusigala mu kwagala kwa Katonda n’okwekutula ku kubusabusa n’obutakiriza. Osobala okudduka okukosebwa era nobeera wadembe okuva mu kwemulugunya era n’okunafuyizibwa. Nga weyongela okwewayo eri Katonda, obulamu bwo bujja kujuzibwa okusonyiwa, okutabagana, era n’essanyu eryeyongera buli-lunaku.

Biwanuule (~1.6 MB)

Gabana ku